Muhammad ibn Swaleh Almunajjid: mukoowoze alina obujajja e syria, yazaalibwa nga 30/12/1380 A.H, yakulira mu Riyadh n'asomera mu Saudi Arabia, yasoma ku bamanyi abenjawulo, mubo ye Sheikh ibn baaz ne Sheikh ibn Uthaymin
Abdul Aziiz ibn Abdallah ibn Baaz, yali mufti omukulu owa Saudi Arabia, nga yakulira akakiiko ak'abamanyi abakulu, yazaalibwa mu dhul hijja omwaka 1330 A.H mu Riyadh, Yafa -Allah amusaasire- nga swala ya fajiri ebulako katono okuyingira nga 27/1/1420 A.H, era omukutu gwa seeka gwe: www.binbaz.org.sa
No Description
No Description
No Description
imamu era musomi wa kutuba mu muzikiti gwa nabbi (e madina)
Sa'ad ibn sa'id Alghamidi, Musomi mwatikirivu, wa ddoboozi ssuffu, imamu era musomi wa kutuba mu muzikiti kaanu, e dammam mu Saudi. Era y'akulira ettendekero lya imamu Shaatwibi elisomesa kulaani mu dammam.
Imamu era musomi wa kutuba mu muzikiti gwe makkah
Imamu era musomi wa kutuba mu muzikiti gwe makkah
Imamu era musomi wa kutuba mu muzikiti gwa nabbi (e madina)