Ye musomi Abdulrahman mutabani wa Jamal mutabani wa Abdulrahman Al’ausi , yazaalibwa 5/5/1980, Musomesa era imamu ku muzikiti Gwa ikhlas mu kibuga kya Alkhabarbahi Alkurniish e Saudi Arabia.
Musomi mu'misiri yazaalibwa mahmuudiyya mu kitundu kye buhayra, Yamaliriza Emisomo gy'ensoma za kulaani, era naasomesa ensoma za kulaani ekkumi, era neyeyunga ku diguli mu misomo gya kulaani. Era kati imaamu era musomi wa kutuba mu kitongole ky'obusiraamu mu newyork(Amerika)
Musomi asibuka e yamani, Ye imamu era omusomi wa khutuba ku muzikiti gwa khalid bin walid mu rayyan e qatari
Yazaalibwa makka, ayina diguli mu misomo gya kulaani, mu muteeko gw'obusomesa e jidda, era yomu kuba imamu b'emizikiti e jidda mu saudi arabia.
No Description
No Description
No Description
Ayina diguli ya "usul diini" (oba ebyesigamwako eddiini) okuva mu yunivasite y'obusiraamu e madina, era mukiseera kino musomesa era akoowola okudda eri Allah mu uganda.
No Description
Musomi nzaalwa ye paakisitaani , alina eddoboozi dunji n'okusoma kwe(okwa kulaani) kukakafu(mumateeka ga kulaani)