×
Image

Allah Alagira Obwenkanya Nokulongoosa - (Luganda)

Yannyonnyola Shk Amakulu G’obwenkanya Nokulongoosa, Obukulu Nemigaso Byagyo Mubusiraamu

Image

Ebyafaayo Bya Nabbi Muhammad (s.a.w) - (Luganda)

Olulyolwe nokuzalibwa kwe,ekyafaayo kyabannanyini njovu, okufa kwanyina ne taata we omuto, entandikwa yobubaka,entandikwa yokowoola abantu mukyama ne mulwatu

Image

ENGERI Y’OKUFUNA WUDHU 1 - (Luganda)

Yannyonnyola Shk. Mu musomo guno amakulu ga wudhu, ebyalaalikibwa bwaayo, engeri gyefunibwamu, n’obujulizi kwekyo.

Image

OMUTIMA - (Luganda)

YANNYONNYOLA SHK. AMAKULU G’OMUTIMA, EKIFO KYAGWO, N’EMIGASO GYAGWO, EMITEEKO GYAGWO, ENDWADDE ZAGWO NEDDAGALA LYAGWO

Image

OKULAMULA KWOBUSIRAAMU KUDDOGO - (Luganda)

YANNYONNYOLA SHK. AMAKULU GEDDOGO, NOKULAMULA KW’OBUSIRAAMU KULWO, N’AMAKUBO AGAKOZESEBWA OKULIVUMULA

Image

ENGERI Y’OKUFUNA WUDHU 2 - (Luganda)

Yannyonnyola Shk. Mu musomo guno amakulu ga wudhu, ebyalaalikibwa bwaayo, engeri gyefunibwamu, n’obujulizi kwekyo.

Image

OKWEKWAATA KUBUSIRAAMU - (Luganda)

AMAKULU G’OKWEKWATA KUBUSIRAAMU, EKIFO NOBUKULU BYAKWO, OBUBONERO N’OBUUFU BWAKWO KUMUNTU.

Image

EMIGASO EGIRI MUKUSOMA AQIIDAH - (Luganda)

YANNYONNYOLA SHK OBUKULU NEMIGASO EGIRI MUKUYITIRIZA ENNYO OKUSOMA AQIIDAH KUBANGA GWE MUSINGI GWABULI MULIMU NE IBAADAH MUBUSIRAAMU

Image

ENKOLA YABASALAF MUKUNOJJOLA ABABAAWUKANYEKO - (Luganda)

YANNYONNYOLA SHK. OKUSOOKA ABATAKKIRIZIBWA KUNOJJOLWA NGA BANABBI, BASWAHABA, N’ABABAGOBERERA, NEBA IMAAM B’AMADHIHAB, N’ABO ABAKKIRIZIBWA OKUNOJJOLWA, ERA NTI EKYO KIYIMIRIDDEWO KU MAZIMA NOBWENKANYA

Image

Eswala Ya Nabbi (S.A.W) - (Luganda)

Yannyonnyola shk. Nti kyateeka okugoberera nabbi (s.a.w) n’obukulu bwako, oluvannyuma nannyonnyo engeri nabbi gyeyasaala ngamu. Mukitundu ekisooka nekyokubiri

Image

OBWENKAMU BW’OBUSIRAAMU - (Luganda)

Shk. Yannyonnyola mu musomo guno amakulu g’obusiraamu, n’obwenkamu, nayogera ebintu bina ebiraga obwenkamu bweddiini y’obusiraamu

Image

OBUKULU BWOKULAGIRA EMPISA ENNUNGI N’OKUZIIZA EMPISA EMBI - (Luganda)

Shk. Yannyonnyola mu musomo guno amakulu gokulagira empisa ennungi nokuziiza empisa embi, obukulu bwabyo, ekifo kyabyo, n’obulungi bwabwo.