×
Image

EBYAMAGERO BYA NABBI ISA (A.S.W) - (Luganda)

YAZALIBWA NGA TALINA TAATA, EMBEERA ZABANTU MUBYAMAGERO BYE, YAYOGERA NGA MUWERE, YAZIBULA AMAASO, YATONDA NGA EBINYONYI KULWOBUYINZA BWA ALLAH.

Image

MWEKWATE KUMUGUWA GWA ALLAH MWENNA WAMU TEMWAWUKANAANGA - (Luganda)

Khutuba eno yasomebwa Dr. Yahya ssemuddu era nga yannyonnyoleramu amakulu ga A’ya eno “Mwekwate ku muguwa gwa Allah mwena wamu temwawukananga” nagerageranya embeera abasiraamu zebalimu olwaleero nenga Nabbi tannatumwa, nabutya Nabbi bweyagatta wakati wabwe, nakubiriza abasiraamu okwenyeza kubumu era obutayawukana

Image

MUBEERE ABADDU BA ALLAH ABALONGOOSA - (Luganda)

YANNYONNYOLA SHK. NTI ALLAH AYAGALA MUMUDDU OKULONGOOSA MUBULI KINTU KYONNA ERA NTI YENNA AYAGALA OKULONGOOSA YEKENNENYE EBYOKUYIGA EBIRI MU QURAN

Image

OKUTEGEERA EBYAFAAYO BYA NABBI -1 - (Luganda)

Yannyonnyola Shk. Mu misomo gino okuzalibwa kwa Nabbi (s.a.w) enkula ye nempisa ze nebyokuyiga ebirimu.

Image

OKUTEGEERA EBYAFAAYO BYA NABBI -2 - (Luganda)

Yannyonnyola Shk. Mu misomo gino okuzalibwa kwa Nabbi (s.a.w) enkula ye nempisa ze nebyokuyiga ebirimu.

Image

OKUTEGEERA EBYAFAAYO BYA NABBI -3 - (Luganda)

Yannyonnyola Shk. Mu misomo gino okuzalibwa kwa Nabbi (s.a.w) enkula ye nempisa ze nebyokuyiga ebirimu.

Image

OKUTEGEERA EBYAFAAYO BYA NABBI -4 - (Luganda)

Yannyonnyola Shk. Mu misomo gino okuzalibwa kwa Nabbi (s.a.w) enkula ye nempisa ze nebyokuyiga ebirimu.

Image

Okutegeera Ebyafaayo Bya Nabbi - (Luganda)

Omusomo guno gwasomesebwa Shk. Mahamood Kibaate era nga yannyonnyola mubufunze obulamu bwa Nabbi, era nga Daawa ye yalimu emiteeko ebiri. 1:Daawa ye makka, era nga yalimu emitendera esatu, eyekyaama, eyolwaatu, nebweru wa makka, 2: Daawa ye madiina. Era nga buli kifo awa ebyoguyiga ebikenenulwamu

Image

OKUSOMA QURAN MUKISIIBO - (Luganda)

YANNYONNYOLA SHK. OBUKULU BWOKUSOMA QURAN MUKISIIBO N’AKAKWATE ALI WAKATI WOMWEZI GWA RAMADHAN NE QURAN

Image

OKUTYA ALLAH - (Luganda)

YANNYONNYOLA SHK. OBWENNYINI BWOKUTYA ALLAH, OBUKULU N’EKIFO KYAKWO MUBUSIRAAMU, AKAKWATE KAKWO N’OKUSIIBA, NEBIMU KUBIRAGA NTI OFUNYE OKUTYA ALLAH NEBIBALA EBIVAAMU.

Image

Kiki Ekiddako Oluvannyuma Lwa Ramadhan - (Luganda)

Yannyonnyola shk. Nti okusiiza allah kubeerawo mumbeera yalugenderezo, nokunnyonnyola obwennyini bwokusiinza oluvannyuuma nakubiriza abasiraamu okugenda mumaaso n’okukola ebyetteka jebali wadde nga ramadhan eweddeko.

Image

Ebiviirako Okuggwaamu Kukiyaama - (Luganda)

Yannyonnyola shk. Amakulu g’okuggwaamu, nensonga eziviirako omuntu okuggwaamu kulunaku lwenkomerero, n’okuzeekesa abasiraamu.