×
Image

Okwekesa Shirik - (Luganda)

Yannyonnyola shk. Amakulu ga shirik, nemiteeko gwe, naniki ebigoberera buli muteeko, era neyeekesa abasiraamu okugwa mu gumu kugyo, n’okwekesa shirik nebannannyini ye

Image

Kyekiriwa Ekigendererw Ky’omukkiriza - (Luganda)

Yannyonnyola Shk. Mu musomo guno,ekigendererwa kyomukkiriza munsi “Kusiimisa Allah” n’ekigendererwa kyatakkiriza kusiimisa mwoyogwe.

Image

Teri Asinzibwa Mubutuufu Okujjako Allah - (Luganda)

Yannonnyola shk. Mu musomo guno nti Allah yasanidde okusinzibwa mubutuufu lwa nsonga biri: 1:kubanga yemutonzi. 2: Era ye mujjuvu

Image

Emiteeko Gyabantu Mukugoberera Nabbi ( S.A.W ) - (Luganda)

Yannyonnyola Shk. Mu katundu kano obukulu bwokugoberera Nabbi, nobuwufu bwakwo eri omuntu, n’emiteeko gyabantu mukwo

Image

Emiteeko Gya Tawuhiid - (Luganda)

.Shk. Yannyonnyola mu musomo guno amakulu ga tawuhiid, emiteeko gye, n’obukulu bwe, nobujulizi kubuli muteeko

Image

Enzikiriza Yaba Shi’a - (Luganda)

Omusomo guno gwasomesebwa Shk. Muhammad mazinga ne Shk. Abdulrahmaan Mukisa era nga baasomesa mugwo amakulu g’obushi’a enzikiriza yabwe nobubi bwayo eri Ummah eno.

Image

Amakulu ga ayah ‘‘ gwe gwetusinza era gwe gwetusaba okutuyamba’’ - (Luganda)

Yannyonnyola shk. Amakulu ga a’ya eno, n’obukulu bwayo, nemiteeko gy’abantu mukujiteeka munkola.

Image

Obukwakulizo Bwokusiinza Nempagi Zakwo - (Luganda)

Yannyonnyola shk. Amakulu ga ibaada, obukwakkulizo bwayo, nempagi zaayo, nenjawulo eri wakati wobukwakkulizo nempagi.

Image

Obukkiriza - (Luganda)

Shk. yayogera ku makulu g’obukkiriza obulungi n’ekifo kyabwo.

Image

OBUBAKA BUMU BWOKKA - (Luganda)

Ekitabo kino kikwata kunzikiriza shk. Yagendera mukukiwandiika Okukakasa n’okuyimirizaawo obwaggeggere (obwomu) bwa Allah mu Bayibuli nemu Qur’aan eyekitiibwa, era nti obubaka bwaba Nabbi bonna buyimiriddewo kwekyo era nti ne ddiini yabwe bonna eri emu.

Image

OBUKWAKKULIZO BW’OKWENENYA - (Luganda)

YANNYONNYOLA SHK. MUMUSOMO GUNO OBUKWAKKULIZO BW’OKWENENYA OMUKAAGA: OKWENENYA KULWA ALLAH, OKULEKAYO EZZAMBI, OKWEJJUSA, OKUMALIRIRA OBUTADDAYO KULIKOLA, OKUZZAAYO BYEWALYAZAAMANYA ERI BANNANNYINI BYO, OKWENENYEZA MUKISEERA EKITUUFU.

Image

OBUBENJE BW’AMAZAMBI N’EBYONOONO - (Luganda)

SHK. YANNYONNYOLA AMAKULU G’AMAZAMBI N’EBYONOONO, N’EMITEEKO GYABYO, OLUVANNYUMA NANYONNYOLA OBUBENJE BWABYO OMUNAANA.