×
Image

Oluganda Mubusiraamu - (Luganda)

Emiteeko gy’oluganda nekifo kyajo mubusiraamu, obuluungi bwalwo.

Image

Obuluungi Bwa Dhul Hajj - (Luganda)

Gumu ku myezi jemizizo, tukoleramu hijja, tusaaliramu idi adhuha, tusaliramu ebisolo

Image

TOYOGERA NAMUKYALA ATALI WUWO OKUJJAKO NGA BBA OKUKKIRIZZA - (Luganda)

Yannyonnyola Shk. Mukatundu kano nti Nabbi (s.a.w) yaziyiza abasajja okwogerazaganya nabakyala abatali baabwe okujjako nga bakkiriziddwa.

Image

Okwekesa Abakowooze Ababi - (Luganda)

Yannyonnyola shk. Nti abakowooze ababi bayimiridde kumiryango gy’omuliro yenna abakkiririzamu bagumusuulamu, naawa eby’okulabirako byabakowooze ababi nga okkowoola eri ebizuule muddini, n’okkowoola eri okkuza olunaku lwabagalana n’okulya ebisiyaga