×
Image

Ebibala Byokkola Kulwa Allah - (Luganda)

Yannyonnyola shk. Nti okukola ibaada kulwa allah kiri mukwawula allah, era nti yemu kunsonga ezigenda okkuwonya okuyingirira omuliro, era obuufu bwebyo ebikoleddwa kulwa allah byakusigalawo, era bikuyunga eri allah

Image

Okuwakanya Buli Ekisinzibwa Ekitali Allah - (Luganda)

Amakulu ga twaguuti, okubiwakanya kamu kubukwakkulizo bwa laa ilaaha illa allah, nebimu kubyokulabira byabyo.

Image

Omutima - (Luganda)

Yannyonnyola Shk. Amakulu g’omutima, nalwaki gwatuumibwa erinnya eryo, n’emiteeko gyagwo.

Image

OBUZIRA BWA BA MAAMA BABAKKIRIZA -2 - (Luganda)

Shk. Yannyonnyola mu musomo guno ekigendererwa mubamaama b’abakkiriza obuzira bwabwe nekifo kyabwe mubusiraamu.

Image

OBUZIRA BWA BA MAAMA BABAKKIRIZA -1 - (Luganda)

Shk. Yannyonnyola mu musomo guno ekigendererwa mubamaama b’abakkiriza obuzira bwabwe nekifo kyabwe mubusiraamu.

Image

Mubisumuluzo Bya Riziq - (Luganda)

Shk, yannyonnyola mu musomo guno obwetaavu bw’abantu eri okugabirirwa, era nannyonnyola ebintu kkumi mu bisumuluzo by’okugabirirwa (riziq)

Image

Obuzito Bw’ensi Mu Maaso Ga Allah - (Luganda)

Yannyonnyola Shk. mu musomo guno nti omuntu byonna byakola nga ayagala Allah kumusiima bijja kusigalawo bimugase kunkomerero, era nti ebitanonyezebwamu kusiimibwa kwa Allah biringa ekyenyinyalwa mu maaso ga Allah.

Image

Okukuuma Obuyonjo - (Luganda)

Omusomo guno gwasomesebwa Shk. Abubakar Sserunkuuma era yannyonnyola mugwo ekifo, obukulu n’obulungi bwobuyonjo mu busiramu era nakubiriza abasiraamu okufaayo ennyo okukuuma obuyonjo