×
Image

MWEKWATE KUMUGUWA GWA ALLAH MWENNA WAMU TEMWAWUKANAANGA - (Luganda)

Khutuba eno yasomebwa Dr. Yahya ssemuddu era nga yannyonnyoleramu amakulu ga A’ya eno “Mwekwate ku muguwa gwa Allah mwena wamu temwawukananga” nagerageranya embeera abasiraamu zebalimu olwaleero nenga Nabbi tannatumwa, nabutya Nabbi bweyagatta wakati wabwe, nakubiriza abasiraamu okwenyeza kubumu era obutayawukana

Image

OBULUNGI BW’EJJUMA - (Luganda)

Yannyonnyola Shk. Mu katundu kano obukulu bw’olunaku lwejjuma n’ebweyawulidde kuyo.

Image

OMUNTU ATASIIBA ALAMULWA ATYA - (Luganda)

Yannyonnyola Shk. Mu musomo guno okusookera ddala obulungi bwokusiiba, oluvannyuma nannyonnyola emiteeko esatu egy’abantu abatasiiba nokulamula kw’obusiraamu kubuli muteeko.

Image

OKUNNYONNYOLA EMPANGAALA Y’OMUSIRAAMU - (Luganda)

Omusomo guno gwasomesebwa Dr. Yahya Ssemuddu, era nga yannyonnyola mugwo obujjuvu bwe ddiini y’obusiraamu, era nti Nabbi yali kyakulabirako kirungi eri obulamu bw’omusiraamu, era n’ayogera ebivunaanyizibwa by’omuntu eri Allah we, n’eri Nabbi, eri omwogwe n’abantu be, n’eri abantu banne nebazadde be.

Image

OBULUNGI BWA LAILATUL QADRI - (Luganda)

Omusomo guno gwa somesebwa Dr. Yahya Ssemudde era nga yannyonnyola mugwo amakulu ga Lailatul qadri, n’obulungi bwakyo nti: Qur’aan mweyakkira, era nti kisinga emyezi lukumi obulungi, era kiro kyamikisa n’amirembe, era bamalayika bakkirikalamu, era kibaamu okugera kwebinaabaawo mu mwaka ogujja, mulimu n’okusonyibwa amazambi

Image

KIKI KYOKOZE MUBUVUBUKABWO - (Luganda)

EKIFO KY’ABAVUBUKA N’OBUVUNAANYIZIBWA BWABWE MUNSI, ABAVUBUKA N’OBWAAVU.