×
Image

Amakulu ga “ satonda majjini n’abantu okujjako lwa kunsinza ” - (Luganda)

Yannyonnyola Shk. Mu musomo guno emiramwa emikulu egiri mu A’ya eno era nga kwe: Kwawula Allah n’okumusinsa

Image

Ekigambo Kya Laa Ilaaha Illa Allah - (Luganda)

Yannyonnyola Shk. Mu musomo guno, amakulu ga Laa ilaaha Illa Allah, obukulu, empagi n’obukwakkulizo bwakyo, nebikyonoona.

Image

Okwawula Allah Mu Bulezi Bwe - (Luganda)

Yannyonnyola Shk. Mu musomo guno obwennyini bw’okwawula Allah mubulezi bwe, n’obukulu bwakwo, nabiki byekuzingiramu n’obojulizi kuye

Image

Obubi Bwa Shirk - (Luganda)

nnyonnyola shk mu musomo guno obubi bwokugatta ku Allah ne kintu ekirala kuno kunsi ne kunkomerero.

Image

Okulagira Empisa Ennungi - (Luganda)

Yannyonnyola Shk. Mu musomo guno ekifo kyokulagira empisa ennungi mubusiraamu, obukulu, nobulungi bwakwo

Image

Embeera Z’obulamu Bw’obufumbo - (Luganda)

Yannyonnyola shk. Mumusomo guno nti obulamu bw’obufumbo buteekeddwa okutunulira embeera eriwo, tebusanidde kubaamu mahale gasukkiridde, n’okudiibuuda mumbaga, n’okulabirira omukyala kulina kusinziira kunfuna ya musajja, era bulina okubaamu okuyisinganya obuluungi