×
Image

Oluganda Mubusiraamu - (Luganda)

Emiteeko gy’oluganda nekifo kyajo mubusiraamu, obuluungi bwalwo.

Image

Ebyafaayo Bya Mariam Bint Imraan - (Luganda)

Mu musomo gno yannyonnyola Shk. Ebyafaayo bya Mariam wuwala wa Imraan, okuzaalibwa kwe, n’okukula kwe, nebyokuyiga ebirimu

Image

Okulera Abaana Mubusiraamu - (Luganda)

Okulonda omukyala omulongofu, okubatuuma amanya agasinga obuluungi, okubaalula,okubasigamu tawuhiid nga bato, okwenkanya wakati wabwe

Image

Obuguminkiriza - (Luganda)

Ekifo ky’obuguminkiriza mubusiraamu, emiteeko gy’obuguminkiriza, ebyokulabirako mubuguminkiriza bwabanabbi nabaatukulembera abaloongofu.

Image

Ensonga Eziviirako Ekifuba Ekiramu - (Luganda)

Yannyonnyola Shk. Mu musomo guno amakulu gekifuba ekiramu, obukulu bwakyo, nensonga eziviraako okufuna ekifuba ekiramu.

Image

Olunaku Lwenkomerero - (Luganda)

Amakulu golunaku lwenkomerero, amanya galwo, obubonero bwalwo nemiteeko gyalwo.

Image

Obulungamu Buva Eri Allah - (Luganda)

Yannyonnyola Shk. Mu musomo guno amakulu g’obulungamu, nemiteeko gyabwo, era nti Allah yekka yaluggamya, n’ekinyusi ekikulu ekiri mu kukowoola abantu okudda eri Allah.

Image

Enyambala Y’omukyala Omusiraamu - (Luganda)

Ebitendo bya hijaab y’omukyala omusiraam, ebijeyawulidde, ebiluungi byayo

Image

Akabi Akali Mu Riba - (Luganda)

Mu musomo guno yannyonnyola shk. Amakulu ga riba, nokulamula kw’obusiraamu kuye, n’akabi ka riba eri omuntu kunsi nekunkomerero

Image

Allah Yasukkulumya Wakati W’abaddu - (Luganda)

Yannyonnyola Shk. Mu musomo guno amakulu g’okusukkulumya wakati wa baddu, n’ekigendererwa mukwo, oluvannyuma naawa ebimu ku byokulabirako kwekyo.

Image

Obuluungi Bwa Dhul Hajj - (Luganda)

Gumu ku myezi jemizizo, tukoleramu hijja, tusaaliramu idi adhuha, tusaliramu ebisolo

Image

Emiteeko Gy’abantu Mukukakatwako Zakat - (Luganda)

Yannyonnyola Shk. Mu musomo guno emiteeko gy’abantu mu kukatwako okuwa zakat nabiki ebivunaanwa kubuli muteeko.