×
Image

Ensonga Eziviirako Okusasaana Kwa Bidi’a’t - (Luganda)

Yannyonnyola Shk. Mu musomo guno akabi akali mukuzuula mu ddiini, n’ensonga mukaaga eziviirako okusasaana kwa bidi’a’t

Image

Okuziyiza Okugula Abayimbi - (Luganda)

Yannyonnyola Shk. mu musomo guno ekigendererwa mu okuyimba n’ennyimba n’ebivuga ebikozesebwa mubyo, n’okulamula kw’obusiraamu mukubigula n’okubituunda, n’okugula abayimbi

Image

Obubonero Bwomunnanfunsi Buli Busatu - (Luganda)

Yannyonnyola Shk. Mukatundu kano obubonero busatu mububonero bwomunnanfuusi

Image

Ensonga Eziyingiza Omuliro - (Luganda)

Yannyonnyola Shk. Mukatundu kano ensonga mukaaga mwezo eziviirako abantu okuyingira omuliro

Image

Obuzito Bw’ensi Mu Maaso Ga Allah - (Luganda)

Yannyonnyola Shk. mu musomo guno nti omuntu byonna byakola nga ayagala Allah kumusiima bijja kusigalawo bimugase kunkomerero, era nti ebitanonyezebwamu kusiimibwa kwa Allah biringa ekyenyinyalwa mu maaso ga Allah.

Image

Ebitendo Bya Hijja Ekkiriziddwa - (Luganda)

Yannyonnyola shk. Mumusomo guno ekigendererwa mu hijja ekkiriziddwa, obulungi n’obukulu bwayo, nayogera nebitendo byayo munaana.

Image

Zakat Y’ebirime - (Luganda)

Omusomo guno gwegumu kumisomo eginnyonnyola amateeka agafuga zakat, era nga Shk, yannyonnyola mugwo amateeka ga zakat y’ebirime

Image

Okulungamya Kwa Nabbi Mukulera Abaana - (Luganda)

Shk. Yesigamiza omusomo guno ku hadith ya nabbi (s.a.w) egamba nti ‘mulagire abaana bamwe okusaala nga balina emyaka musaanvu era mubakubemu - olwo kujireka- nga bawezezza emyaka kumi, mubaawule nemubisulo’

Image

Obukulu Bwe Dduwa - (Luganda)

Shk. Yannyonnyola amakulu ge dduwa, obukulu, n’obulungi bwayo, n’engeri yokusaba, n’obujulizi obugikkiriza

Image

Amateeka G’okuwasa - (Luganda)

Yannyonnyola Shk, amakulu gokuwasa mubwennyinyi bwakwo, okulamula kwakwo, empagi zakwo, n’obukwakkulizo bwakwo

Image

Amateeka G’embaga - (Luganda)

Yannyonnyola Shk. Ekigendererwa mu mikolo gyembaga mubusiraamu, amateeka agagifuga, nebitamwa kugyo ebikyaase nnyo ensangi zino

Image

Engeri Y’okugololamu Omukyala Bwaba Nga Yewaggudde - (Luganda)

Yannyonnyola shk. Ebintu bina mukutereeza omukyala, okumubulirira, okumusenguka mukusula, okumugunjula, okuyita abantu b’omukyala n’abomwami okutuula munsonga zino.