×
Image

Ensonga Ezivirako Okusaasaana Kwobwenzi - (Luganda)

Yannyonnyola shk. Ezimu kunsonga ezivirako okusaasaana kwobwenzi nga abasajja okwetabika muba kyaala nendala

Image

Obuvunanyizibwa - (Luganda)

Mu musomo guno Shk. Yannyonnyola amakulu g’obuvunanyizibwa, nobwesigwa, ekifo n’obukulu bwabwo, nabiki bye buzingiramu.

Image

Obukulu Bwasalaamu Mubusiraamu - (Luganda)

Yannyonnyola shk. Mumusomo guno obukulu bwa salaam n’obukulu bwayo mubusiraamu.

Image

Okunnyonnyola Ebikkirizibwa Okukola N’omukyala Gwoyogereza N’ebitakkiriza - (Luganda)

Yanyonnyola shk. Ebikkirizabwa okkola n’omukyala gwoyogereza nga okumanyagana, n’okumutunulako, nebitakkirizibwa nga okubeera ennyo naye nokufuluma naye.

Image

Okulongoosa Ezimu Kunsobi Mu Wudhu Ne Swalah - (Luganda)

Yannyonnyola shk. Ezimu kunsobi nga omuntu okussawo ekifo ekyenkala kkalira mwasaalira (mumuzikiti), okwongerako ekigambo sayyidina mukusaalira nabbi, okusiimuula mumaaso nga omaze edduwa, nensobi endala eziringa ezo.

Image

Okunnyonnyola Abakyala Abakuzira Okuwasa Olubeerera - (Luganda)

Yannyonnyola shk. Mumusomo guno abakyala abakuzira okuwasa olubeerera nga maama wo mwannyoko, maama wo omuto sengawo, jajjawo n’abalala

Image

Ebyafaayo Bya Imaam Musilimu - (Luganda)

Yannyonnyola shk. Amannya ga imaam musirimu, engendo ze mukunoonya okumanya abasomesabe ebitabobye, n’okufaakwe.

Image

Abyafaayo Bya Imaam Ahmada Bun Hambali - (Luganda)

Yannyonnyola shk. Amannya ga imaam ahmad, olulyo lwe, empangala ye, okusoma kwe, n’embeera ze ez’obuntu.

Image

Amahale Mubusiraamu - (Luganda)

Yannyonnyola shk. Amakulu g’amahale, ekifo kyago mubusiraamu, n’ekyagendererwa mukugalaalika.

Image

Ebyafaayo Bya Imaam Ibn Tayimiyya - (Luganda)

Yannyonnyola shk. Amannya ga ibn tayimiyya, olulyolwe empangala ye, n’embeera ze ez’obuntu

Image

Ebigendererwa By’okwenenya - (Luganda)

Yannonnyola shk. Mumusomo guno ekigendererwa mukwenenya, n’ensonga ezikuyamba okwenenya n’okkunyererako.

Image

Ensonga Eziviirako Enkomerero Embi - (Luganda)

Shk. Yannyonnyola ensonga eziviirako enkomerero embi, nga muno mulimu: okukeereya okwenenya, okusuubira okuwangaala ekiseera ekiwanvu, okwagala amazambi n’okugamanyiira, okukwana abajeemu.