×
Image

OKUTEGEERA EBYAFAAYO BYA NABBI -1 - (Luganda)

Yannyonnyola Shk. Mu misomo gino okuzalibwa kwa Nabbi (s.a.w) enkula ye nempisa ze nebyokuyiga ebirimu.

Image

OBUZIRA BWA BA MAAMA BABAKKIRIZA -2 - (Luganda)

Shk. Yannyonnyola mu musomo guno ekigendererwa mubamaama b’abakkiriza obuzira bwabwe nekifo kyabwe mubusiraamu.

Image

OBUZIRA BWA BA MAAMA BABAKKIRIZA -1 - (Luganda)

Shk. Yannyonnyola mu musomo guno ekigendererwa mubamaama b’abakkiriza obuzira bwabwe nekifo kyabwe mubusiraamu.

Image

EKISALIDDWA KU NSOLO NGA NNAMU - (Luganda)

Yannyonnyola Shk. Mukatundu kano nti ekintu kyonna ekisaliddwa ku nsolo nga namu tekyikkirizibwa kuliibwa, nalaga n’ensonga lwaki kyaziyizibwa

Image

OKWEGGYAMU AMAZZI AGEKYAMA - (Luganda)

Yannyonnyola Shk. Mukatundu kano nti ekikolwa ekyokwegyamu amazzi egekyama tekikkirizibwa mu busiraamu, nayogeya nakabi kakyo eri omuntu

Image

EZIMU KUMPISA Z’OBUFUMBO - (Luganda)

Shk. Yannyonnyola mukatundu kano ezimu kumpisa z’obufumbo nga omusajja okwewundira mukyala we, n’okumulabirira ng’alwadde

Image

MWEWE EBIRABO MUJJA KWAGALANA - (Luganda)

Shk. Yannyonnyo muko obuku bwokuwanyisiganya (okutoneranngana) ebirabo wakati waffe

Image

EBIPIMO - (Luganda)

Yannyonnyola Shk. Mu musomo guno amakulu gebipimo, emiteeko gyabyo, nobukulu bwabyo, era nti Allah ajja kussa emirimu gyabaddu kumizaane kulunaku lwenkomerero.

Image

AMATEEKA G’OKWOGEREZA - (Luganda)

.Yannyonnyola Shk. Mu musomo guno amakulu g’okwogereza, namateeka agakufuga, nabiki ebikkiriza okukolebwa nomukyala gwoyogereza nebitakkirizibwa

Image

EBIVIIRAKO OKWESIIMA - (Luganda)

Yannyonnyola Shk. Mu musomo guno amakulu gokwesiima obukulu bwakwo nensonga eziviirako okwesiima.

Image

OBULYAZAAMANYI MUKUTUNDA - (Luganda)

Yannyonnyola Shk. Amakulu gobulyazamaanyi mukugula, n’okulamula kwakwo, era nti yeemu kunsonga ejjisa emikisa mu mmaali y’omuntu.

Image

OBULUNGI BW’EJJUMA - (Luganda)

Yannyonnyola Shk. Mu katundu kano obukulu bw’olunaku lwejjuma n’ebweyawulidde kuyo.