×
Image

ENKOLA YABASALAF MUKUNOJJOLA ABABAAWUKANYEKO - (Luganda)

YANNYONNYOLA SHK. OKUSOOKA ABATAKKIRIZIBWA KUNOJJOLWA NGA BANABBI, BASWAHABA, N’ABABAGOBERERA, NEBA IMAAM B’AMADHIHAB, N’ABO ABAKKIRIZIBWA OKUNOJJOLWA, ERA NTI EKYO KIYIMIRIDDEWO KU MAZIMA NOBWENKANYA

Image

OMUTIMA - (Luganda)

YANNYONNYOLA SHK. AMAKULU G’OMUTIMA, EKIFO KYAGWO, N’EMIGASO GYAGWO, EMITEEKO GYAGWO, ENDWADDE ZAGWO NEDDAGALA LYAGWO

Image

Efinina Nebigivaamu - (Luganda)

Yannyonnyola shk. Mu musomo guno amakulu ge fitina, nebyo ebigivaamu.

Image

EBIFA KU MUZIMU - (Luganda)

Ekitabo kino kitundu kunzikiriza yayagala Shk, mukukiwandiika okuloongosa enzikiriza enkyamu mubantu abamu eri emizimu namajjini

Image

Okutereera Kw’obukkiriza - (Luganda)

Yannyonnyola shk. Amakulu g’okutereera kw’obukkiriza, obukulu n’ekifo kyakwo mubusiraamu

Image

Okusiinza Okwebikolwa - (Luganda)

Shk. yayogera kumakulu gokusiinza n’emiteeko gyakwo, nannyonnyola mugyo okusiinza okwebikolwa.

Image

OBUKULU BW’OKUSADDAAKA - (Luganda)

Yannyonnyola Shk. Obukulu n’omugaso gw’okusaddaaka eri omuntu kuno kunsi ne kunkomerero

Image

Ensonga Lwaki Nabi Isa Ajja Kudda - (Luganda)

Yayogera shk. kunzikiriza y’obusiraamu ku nabi isa, n’ensonga lwaki ajja kudda kunsi.

Image

OBUKWAKKULIZO BWOKUWASA - (Luganda)

Yayogera Shk. Wano obukwakkulizo bwokuwasa buna era nga bwebuno; 1: Okubaawo kwabafumbo ababiri, 2:Okubaawo kwabajulizi babiri nga besiimbu, 3:Okusimagana wakati wabagenda okufumbiriganwa, 4: Okubaawo kwoyo alina obuyinza kumugole omukyaala (waliy) era alina okuba nga mutereevu mu ddiini.

Image

EBIPIMO - (Luganda)

Yannyonnyola Shk. Mu musomo guno amakulu gebipimo, emiteeko gyabyo, nobukulu bwabyo, era nti Allah ajja kussa emirimu gyabaddu kumizaane kulunaku lwenkomerero.

Image

EBYONOONO EBINENE - (Luganda)

Yannyonnyola Shk. Amakulu g’ebyonoono ebinene, nenjawulo wakati wabyo nebitono, era nti mubinene mulimu ebikira kubinnaabyo okugeza nga okwenda ku mukyala wamulirwana, n’okubba munju yamulirwana nebirala.

Image

Okulamu Kw’obusiraamu Kubisiyaga - (Luganda)

Amakulu gebisiyaga, okulamula kw’obusiraamu kubyo, okwekesa abasiraamu kubyo.