×
Image

EMBEERA ZABASIRAAMU OLWALEERO - (Luganda)

EMBEERA ZABWE N’OMULEZI WABWE, NEBANNABWE, WAMU N’ABATALI BASIRAAMU.

Image

Embeera Y’abasalaf N’abaana Babwe - (Luganda)

Yannyonnyola Shk. Mu musomo guno nti abasalaf be basinga obulungi mu Ummah eno mu kumanya, mubukkiriza, n’okukola emirimu emirungi, n’oluvannyuma nannyonnyola butya bwebalera nga abaana baabwe.

Image

EBIGENDERERWA BY’OKUSIIBA - (Luganda)

Yannyonnyola Shk. Mumuso guno nti ebimu kubirungi bya Allah eri Ummah eno kwekuba nti yatulaalikako okusiiba, era n’ayogera ebibu kubigendererwa by’okusiiba nga mulimu: Okuzza obujja obukkiriza n’okutya Allah, okusonyiyibwa, mulimu emigaso egyobulamu, okuvuganya wakati wabantu, oluvannyuma nagerageranya wakati wokusiiba nempagi endala.

Image

OKWEBALAMU - (Luganda)

AMAKULU GAKWO, EKIFO N’OBULUUNGI BWAKO, ENGERI YOKWEBALAMU.

Image

Abantu Babiri Bamujjana - (Luganda)

Abantu babiri bamujjana, ’’abo abatayagala kwekuza wadde okusasaanya obwonenefu munsi’’ nokunokolayo ebyokulabirako mukwekuza n’okwonoona munsi.

Image

KIKI KYOKOZE MUBUVUBUKABWO - (Luganda)

EKIFO KY’ABAVUBUKA N’OBUVUNAANYIZIBWA BWABWE MUNSI, ABAVUBUKA N’OBWAAVU.

Image

Empisa Z’obugenyi Mubusiraamu - (Luganda)

Amakulu g’obugenyi nempisa zabwo, nekigendererwa muzo, ebanga lyobugenyi.

Image

OBWETOWAZE - (Luganda)

AMAKULU GOKWETOWAZA, EKIFO N’OBULUUNGI BWAKO MUBUSIRAAMU.

Image

Okulamula Kw’obusiramu Kunyimba - (Luganda)

Amakulu genyimba, okulamula kukuziwuliriza n’obuufu bwazo kumuntu, enjawulo wakati wazo n’ebitontome.

Image

Ekyafaayo Kyabasajja Abasatu Allah Beyagezesa - (Luganda)

Nga nabo be: omuzibe, owebigenge, now’olukuku.

Image

Amazambi Amanene - (Luganda)

Amakulu kamazambi amanene, n’engeri y’okugawula kumatono, eby’okulabirako byago, obuufu bwago eri omuntu.

Image

Okwenenya - (Luganda)

Amakulu g’okwenenya, akifo n’obukulu bwakwo mubusiraamu, obukwakkulizo bw’okwenenya.