×
Image

ANI AKAKATWAKO OKUSIIBA - (Luganda)

YANNYONNYOLA SHK. AMAKULU GOKUSIIBA, ERA NTI KUKAKATA KUBULI MUSIRAAMU, OMUKULU NGA ATEGEERA, ALINA OBUSOBOZI, NGA TALI MULUGENDO.

Image

Okulongoosa - (Luganda)

Yannyonnyola shk. Amakulu gokulongoosa nobkulu bwakwo mubusiraamu.

Image

Buli Mwana Azalibwa Kububuumbwa - (Luganda)

Yannyonnyola shk. Nti enzikiriza yabazadde ekola kinene nnyo kukusigala kwomwana kububuumbwa oba okubuvaako.

Image

ESWALAH Y’OMUFU - (Luganda)

YANNYONNYOLA SHK. AMAKULU GOKUSAALIRA OMUFU OBUKULU BWOKUMUSAALIRA, NENGERI GYASAALIRWAMU.

Image

OKKUUMA OLULIMI - (Luganda)

YANNYANNYOLA SHK. OBUKULU BW’OKUKUUMA OLULIMI KWEBYO ALLAH BYATAYAGALA, N’ENGERI YOKULUKOZESAAMU MUKUTENDEREZA ALLAH.

Image

OKUYUNGA OLUGANDA - (Luganda)

YANNYONNYOLA SHK. AMAKULU GOKUYUNGA OLUGANDA, NOBUKULUBWA KWO MUBUSIRAAMU, NEKIBONEREZO KYOMUNTU AKUTULAWO OLUGANDA

Image

ENSONGA EZIVIIRAKO ENKOMERERO EMBI - (Luganda)

SHK. YANNYONNYOLA ENSONGA EZIVIIRAKO ENKOMERERO EMBI, NGA MUNO MULIMU: OKUKEEREYA OKWENENYA, OKUSUUBIRA OKUWANGAALA EKISEERA EKIWANVU, OKWAGALA AMAZAMBI N’OKUGAMANYIIRA, OKUKWANA ABAJEEMU.

Image

Okulamula Kukkolima - (Luganda)

Shk. Yannyonnyola amakulu gokukolima nengeri yakwo, oluvannyuma nannyonnyola nti kwazizibwa kubantu

Image

EBIGENDERERWA BWOKUSIIBA - (Luganda)

YANNYONNYOLA SHK. MUMUSOMO GUNO AMAKULU GOKUSIIBA NEBIMU KUBIGENDERERWA MUKULALIKWA KWOKUSIIBA.

Image

EBIGENDERERWA BY’OKWENENYA - (Luganda)

YANNONNYOLA SHK. MUMUSOMO GUNO EKIGENDERERWA MUKWENENYA, N’ENSONGA EZIKUYAMBA OKWENENYA N’OKKUNYERERAKO.

Image

Olulyo Lwomuntu Mubusiraamu - (Luganda)

Yannyonnyola shk. Obukulu n’omugaso gw’olulyo, n’amakubo amatuufu okuyimirizaawo olulyo lwomuntu

Image

Ebintu Omusiibi Bwatekeddwa Okumanya - (Luganda)

Yannyonnyola shk. Amakulu g’okusiiba, era nti kyatteeka eri omusiibi okumanya amateeka agafuga okusiiba, empagi zakwo, obukwakkulizo bwakwo, nebikwonoona