×
Image

Allah Y’ani - (Luganda)

Yannyonnyola Shk. Mumusomo guno nti Allah yawa omuntu amagezi era namusukkulumya nago asobole okulunngama, nayogera obukulu bwokumanya Allah, nobubonero obulaga okubeerawo kwe

Image

Amakulu Ga Muhammad Mubaka Wa Allah - (Luganda)

Amakulu ga muhammad mubaka wa allah,ebivunanyizibwa bwakyo, ekifo n’obuluungi bwakyo.

Image

EMITEEKO GYA SHIRIK OMUNENE - (Luganda)

Yannyonnyola Shk. Mu musomo guno amakulu ga shirik omunene ne miteeko gye esatu

Image

OBUBENJE BWA SHIRK OBUNA - (Luganda)

SHK. YAYOGERA MUKITABO KINO KU SHIRK N’AKABI AKAMULIMU, OLUVANNYUMA NANNYONNYOLA NTI ALLAH AKKIRIZA OKWENENYA KWOMUSHIRKU BWEYENENYA

Image

OBUKKIRIZA N’EKYENNYUME KYABO - (Luganda)

EKITABO KINO KIKWATA KUNZIKIRIZA,SHK. YAYOGERA MUKYO KUBUKKIRIZA NEMPAGI ZAABWO N’EBINTU 10 EBIJJA OMUNTU MUBUSIRAAMU

Image

Obwennyini Bw’abayudaaya - (Luganda)

Yannyonnyola Shk. Ekigendererwa mubayudaaya, empisa zaabwe ne nneyisa yabwe neba Nabbi baabwe.

Image

OKWEGATTA N’OKUJJAWO ENJAWUKANA - (Luganda)

YANNYONNYOLA SHK. EKIGENDERERWA MUKWEGATTA KWABASIRAAMU, OBUKULU N’EKIFO KYABWO, NABIKI EBIKUYIMIRIZAAWO

Image

ENKOLA Y’ABATUKULEMBERA ABALONGOOFU - (Luganda)

SHK. YANNYONNYOLA AMAKULU GA ENKOLA YABASALAF, N’ENKOLA YABWE MUKUKKIRIZA, NEMUDAAWA, NEMUKUWABULA ABAKULEMBEZE

Image

ENKOLA YA AHALI SUNNA MUBISEERA BY’EFINA - (Luganda)

YANNYONNYOLA SHK. NTI EKOLA YA BA AHALI SUNNA EYIMIRIDDEWO MUKWEKINGIRIZA ALLAH ERI FITINA NGA TENAGWAWO, ATE BWEGWAWO WALIWO AMATEEKA AGALINA OKUGOBERERWA NGA: OKUBA ABAGUMINKIRIZA, OKWEKWATA KUBUMU BWABASIRAAMU NE IMAAM WABWE, OBWENKANYA NAMAZIMA, NEBIRALA

Image

OKKAFUWAZA - (Luganda)

SHK. YANNYONNYOLA AMAKULU G’OKKAFUWAZA, ENSONGA ZAKWO, N’EMITEEKO GY’ABANTU MUKWO.

Image

OKWEKESA SHIRIK - (Luganda)

YANNYONNYOLA SHK. AMAKULU GA SHIRIK, N’EMITEEKO GYE, NABIKI EBIGOBERERA BULI MUTEEKO, ERA NEYEEKESA ABASIRAAMU OKUGWA MU SHIRIK.

Image

OKKUNNYONNYOLA OBUKWAKKULIZO BWA LAA ILAAHA ILLA ALLAH - (Luganda)

YANNYONNYOLA SHK. AMAKULU GA LAA ILAAHA ILLA ALLAH, EKIFO KYAKYO, N’OBUKULU BWAKYO, N’OBUKWAKKULIZO BYAKYO.