×
Image

Amakulu G’okusinza - (Luganda)

Yannyonnyola Shk. Amakulu g’okusinza, emiteeko gyakwo, n’emisingi gyakwo

Image

Teri Asinzibwa Mubutuufu Okujjako Allah - (Luganda)

Yannonnyola shk. Mu musomo guno nti Allah yasanidde okusinzibwa mubutuufu lwa nsonga biri: 1:kubanga yemutonzi. 2: Era ye mujjuvu

Image

Obuvunaanyizibwa Bwa Babaka Ne Ba Nabbi - (Luganda)

Yannyonnyola Shk. Mumusomo guno obuvunaanyizibwa bwa Babaka neba Nabbi obusinga obukulu, era nga bwe bwokulagirira abantu eri buli kirimu obulungi gyebali kunsi ne kunkomerero, okubasanyusa ne Jannah, n’okubatiisa omuliro, nemiteeko gy’abantu mukwanukula omulanga gwaba Nabbi.

Image

Omusingi Gwenzikiriza - (Luganda)

Yannyonnyola Shk. Mu musomo guno nti omusingi gwenzikiriza n’emirimu gyonna kukkirza nti teri kisinzibwa mubutuufu okujako Allah, ne Muhammad mubaka wa Allah.

Image

TAFUSIIR SURAT ALFIIL - (Luganda)

Yannyonnyola shk. Amakulu gebigambo ebiri mu surat Alfiil ensonga lwaki yakka, n’ebyokuyiga ebirimu.

Image

TAFUSIIR SURAT ALMAUN - (Luganda)

Yannyonnyola shk. Amakulu gebigambo ebiri mu surat al maun ensonga lwaki yakka, n’ebyokuyiga ebirigimu.

Image

Engeri Nabbi Gyeyasalanga - (Luganda)

Omusomo guno gukwata kungeri Nabbi gyeyasalanga mu, era nga Shk. Yagutandika n’okunnyonnyola bigambo byaba Imaan mukugoberera Sunnah

Image

Obusiraamu kyeki ? - (Luganda)

Amakulu g’omubusiraamu, obutuufu bwakwo, ekifo n’obuluungi bwakwo.

Image

Obwennyini Bw’abayudaaya - (Luganda)

Yannyonnyola Shk. Ekigendererwa mubayudaaya, empisa zaabwe ne nneyisa yabwe neba Nabbi baabwe.

Image

Amakulu Ga Muhammad Mubaka Wa Allah - (Luganda)

Amakulu ga muhammad mubaka wa allah,ebivunanyizibwa bwakyo, ekifo n’obuluungi bwakyo.