×
Image

Okunnyonnyola Obukwakkulizo Bwa Laa Ilaaha Illa Allah - (Luganda)

Yannyonnyola shk. Amakulu ga Laa Ilaaha Illa Allah, ekifo kyakyo n’obukulu bwakyo, n’obukwakkulizo bwakyo.

Image

Enzikiriza Y’obusiraamu Gwe Musingi Gwemirimu - (Luganda)

Amakulu g’enzikiriza y’obusiraamu, obukulu nekifo kyayo, emisngi gyayo.

Image

OKUKKIRIZA ALLAH - (Luganda)

SHK. YAYOGERA EMITENDERA GYEDDIINI, OLUVANNYUMA NANNYONNYOLA MUGYO OKUKKIRIZA ALLAH, AMAKULU GAKYO, EKIFO KYAKYO N’OBULUUNGI BWAKYO. OLUVANNYUMA NANNYONNYOLA OBUJULIZI OBULAGA OKUBAAWO KWA ALLAH

Image

Obwennyini Bw’abayudaaya - (Luganda)

Yannyonnyola Shk. Ekigendererwa mubayudaaya, empisa zaabwe ne nneyisa yabwe neba Nabbi baabwe.

Image

OKUVVUNULA SURAT AL KAFIRUUNA - (Luganda)

Yannyonnyola Shk. Amakulu gebigamba ebiri mu surat al kafiruuna, emirwama gyaayo, n’emigaso gyetufuna muyo

Image

OKUVVUNULA SURAT KAWUTHARA 1 - (Luganda)

Yannyonnyola Shk. Amakulu gebigamba ebiri mu surat al kawuthala, emirwama gyaayo, n’emigaso gyetufuna muyo.

Image

OKUVVUNULA SURAT KAWUTHARA 2 - (Luganda)

Yannyonnyola Shk. Amakulu gebigamba ebiri mu surat al kawuthala, emirwama gyaayo, n’emigaso gyetufuna muyo.

Image

OKUZIMBA KUNTAANA - (Luganda)

Yannyonnyola Shk. Okulamula kwobusiraamu ku kusimba kuntaana, n’okukuba ebifaananyi, nekibonerezo kyomuntu akola ekyo

Image

Okukkiriza Bamalaika - (Luganda)

Shk. Yannyonnyola amakulu g’okukkiriza bamalaika nekifo kyakwo, nebigendera kukuzikkiriza, nemalaika ezisiinga ekitiibwa.

Image

Amateeka Agafuga Okunaaba Mubusiraamu - (Luganda)

Yannyonnyola shk. Amakulu g’okunaaba, obukulu bwakwo, emiteeko gyakwo, n’engeri yokunaaba mu.

Image

Enzikiriza Yaba Shi’a - (Luganda)

Omusomo guno gwasomesebwa Shk. Muhammad mazinga ne Shk. Abdulrahmaan Mukisa era nga baasomesa mugwo amakulu g’obushi’a enzikiriza yabwe nobubi bwayo eri Ummah eno.

Image

Obusiraamu kyeki ? - (Luganda)

Amakulu g’omubusiraamu, obutuufu bwakwo, ekifo n’obuluungi bwakwo.