×
Image

OBUSIRAAMU DDIINI NZIJUVU - (Luganda)

Ekitabo kino kyawandiikibwa Shk. Muhammadi Al miin bun Al mukhtaar Alshinqeet, era nga yannyonnyo mukyo obujjuvu bwe ddiini y’obusiraamu era nga yabunnyonnyolera munsonga kumi

Image

OBUDDU - (Luganda)

AMAKULU GOBUDDU, EKINYUSI KYOBUDDU, EMITEEKO GYOBUDDU.

Image

Okunnyonnyola Ebikolo Ebisatu - (Luganda)

Mumusomo guno shk. Yannyonnyola amakulu gebikolo ebisatu, nganabyo bye omuddu okumanya allah we, ne nabbi we, n’eddiini ye, obukulu n’ekifo kyabwo.

Image

Okunnyonnyola Ebikujja Mubusiraamu - (Luganda)

Mumusomo guno shk. Yannyonnyola ebintu bibiri kwebyo ebijja omuntu mubusiraamu.

Image

Amakulu Ga Salaf - (Luganda)

Yannyonnyola shk. Mu musomo guno amakulu ga salaf nobujulizi obulaga obwetteeka bwokugoberera abasalaf.

Image

Okukkiriza Ebitendo Bya Allah - (Luganda)

Shk. Yannyonnyola amakulu g’ebitendo bya allah, nekifo kyaba ahali sunna wal jamaa-a kubyo, n’oluvannyuma naddamu ebibuuzo ebyabuuzibwa.

Image

Enzikiriza Entuufu - (Luganda)

Yannyonnyola Shk. Mu musomo guno obukulu bwenzikiriza entuufu, n’obuufu bwayo eri omuntu.

Image

Omuntu Atuukiriza Tawuhiid Ajja Kuyingira Ejjana Nga Tabalidwa - (Luganda)

Shk. Yannyonnyola mumusomo guno amakulu ga tawuhiid, nobulungi bwe, nemitendera gy’abaddu abaawula allah, n’obujulizi kubuli kimu, nebitendo byabakkiriza.

Image

EDDUA (EYANUKULWA) OKUVA MU QU'RAN NE HADITH ZA NABI - (Luganda)

EDDUA (EYANUKULWA) OKUVA MU QU'RAN NE HADITH ZA NABI

Image

Ebimu Kubibinja Ebyabula - (Luganda)

Yannyonnyola shk, ebibinja bibiri ebyabula ba Murjia, ne bakhawaarij, n’emisingi kwebazimbira enkola yabye nengeri gyebawukana kunkola yabasalafu

Image

Okukkiriza Nabbi Muhammad (S.A.W) - (Luganda)

Shk. Yannyonnyola amakulu g’okukkiriza nabbi (s.a.w) nebintu ebikuyimirizaawo.

Image

EMITEEKO GYA SHIRIK - (Luganda)

Shk. Yannyonnyola mukatundu kano emiteeko gya shirk esatu n’awa nebyokulabirako kubuli muteeko.