AYI ALLAH TULONGOOSEREZE ENSI YAFFE N’EDDIINI YAFFE
Yannyonnyola Shk. Amakulu ge dduwa eno “ Ayi Allah tukusaba otulongoseze ensi yaffe, ne ddiini yaffe nenkomerero yaffe, era nti kigwanidde buli musiraamu yenna okugyekwata ko.