×
Yannyonnyola shk. Mumusomo guno obukwakkulizo bw’okwenenya omukaaga: okwenenya kulwa allah, okulekayo ezzambi, okwejjusa, okumalirira obutaddayo kulikola, okuzzaayo byewalyazaamanya eri bannannyini byo, okwenenyeza mukiseera ekituufu.