×
Image

DDALA DDALA OLI MUSIRAAMU? - (Luganda)

EKITABO KINO KIKWATA KUNZIKIRIZA, SHK. YANNYONNYOLA MUKYO NTI ALLAH YEKKA YATEEKEDDWA OKUSIINZIBWA, NANNYONNYOLA N’AMAKULU GA SHAHAADA NEMPAGI ZAAYO, N’OBUDDO BWABASHIRIKU.

Image

EBIFA KU MUZIMU - (Luganda)

Ekitabo kino kitundu kunzikiriza yayagala Shk, mukukiwandiika okuloongosa enzikiriza enkyamu mubantu abamu eri emizimu namajjini

Image

OKUKUBAGANYA EBIROWOOZO WAKATI W’OMUSIRAAMU N’OMUKRISTAAYO - (Luganda)

Ensibuko y'ekitabo kwali kukubaganya birowoozo wakati w'omuwandiisi ne ba kabona b'obukristaayo wamu n'abakristaayo abaabulijjo. Okukubaganya ebirowoozo kuno kwali kukkakkamu, nga kwa ssanyu, kwa mukwano, nga kwa kigendererwa ekizimba, nga tekuliimu kunyiiza mukristaayo yenna wadde okuvvoola ekitiibwa ky’omuntu yenna. Wabula mboozi esikiriza era nga ereeta ekibuuzo ekinene eri eddiini y’ekikristaayo.

Image

OBUSIRAAMU DDIINI Y'ABABAKA BA ALLAH - (Luganda)

OBUSIRAAMU DDIINI Y'ABABAKA BA ALLAH

Image

ﷺOkunnyonnyola Enfuna ya wudhu n’okusaala kwa Nabbi - (Luganda)

Ekitabo kino kirimu okunnyonnyola okw'ekigero okw'enfuna ya wudhu n'okusaala kwa Nnabbi Muhammadi okusaasira n'emirembe bibeere ku yye nga mulimu n'ebirala ebikwaaka ku kweyonja n'esswala z'abantu abalina ebisonyiyisa okuva mu bigambo bya sheikh Abdulaziz bin Baz ne sheikh Muhammad bin Uthaymeen Allah Abasaasire.

Image

ENGERI Y’OKUKOLA UMRAH - (Luganda)

Katabo akannyonnyola enkola ya Umra, nga mulimu n'ebifaananyi ebirambulula mu miko kkumi gyokka.

Image

EMPA YA ZAKAATUL FITIR ENTUUFU - (Luganda)

Ekitabo kino kikwata kukutegeera fiqh wokusiinza, yagenderera shk. Mukyo kubangula abasiraamu amateeka agakwata ku zakaatul fitir

Image

OBUSIRAAMU DDIINI YA MULEZI WA BITONDE BYONNA - (Luganda)

OBUSIRAAMU DDIINI YA MULEZI WA BITONDE BYONNA