×
Image

Ebiviirako Okuggwaamu Kukiyaama - (Luganda)

Yannyonnyola shk. Amakulu g’okuggwaamu, nensonga eziviirako omuntu okuggwaamu kulunaku lwenkomerero, n’okuzeekesa abasiraamu.

Image

Obukwakkulizo Bw’okwenenya - (Luganda)

Yannyonnyola shk. Mumusomo guno obukwakkulizo bw’okwenenya omukaaga: okwenenya kulwa allah, okulekayo ezzambi, okwejjusa, okumalirira obutaddayo kulikola, okuzzaayo byewalyazaamanya eri bannannyini byo, okwenenyeza mukiseera ekituufu.

Image

Entanda Y’omutambuze - (Luganda)

Yayogera shk. Biki omutambuze by’alina okwesibirira nabyo nga okutya allah n’ebirala

Image

Ebyafaayo By’abakyaala Mu Qura’n - (Luganda)

Shk. Yannyonnyola ebyafaayo byabakyala ebiri mu qura’n nga mukyala wa nabbi nuuh, nemukyala wa nabbi luut, nemukyala wa falaawo, ne mariam muwala wa imraan.

Image

Okugezesebwa N’okutemererwa - (Luganda)

Yannyonnyola shk. Amakulu gokugezesebwa, n’okutemererwa, nebyokulabirako byabo allah beyagezesa nokutemererwa nga nabbi yusuf, muusa (a.s.w), mariam maama wa nabbi isa ne maama wabakkiriza aisha, nebyolina okkola nga oli mumbeera eyo

Image

Okutayammamma - (Luganda)

Shk. Yannyonnyola amakulu g’okutayammamma, n’obujulizi obukuyimirizaawo, n’engeri yaayo

Image

Ebisumuluzo By’okufumintiriza Amakulu Ga Qura’n - (Luganda)

Shk. Yannyonnyola amakulu g’okufumintiriza qura’n n’obukulu bwakwo, n’amakubo agakuyamba okufumintiriza amakulu ga qura’n

Image

Ebibonerezo Byatawa Zaka - (Luganda)

Yayogera shk. kumakulu ga zaka,obukulu nekifo kyayo mubusiraamu, ebibonerezo byatawa zaka.

Image

Ebyafaayo Bya Abdullah Bun Abbasi - (Luganda)

Shk. yahayoger kukuzaalibwa kwa abdullah bun abbasi okukula kwe n’obulungi bwe.

Image

Okwekesa Abakowooze Ababi - (Luganda)

Yannyonnyola shk. Nti abakowooze ababi bayimiridde kumiryango gy’omuliro yenna abakkiririzamu bagumusuulamu, naawa eby’okulabirako byabakowooze ababi nga okkowoola eri ebizuule muddini, n’okkowoola eri okkuza olunaku lwabagalana n’okulya ebisiyaga