×
Image

Akabi Akali Mukaafuwalira Ebyengera Bya Allah - (Luganda)

Mu musomo guno Shk. Yannyonnyola akabi akali mu kukaafulira ebyengera bya Allah, nayogera ekyafaayo kyabasajja ababiri mu surat Qahf, omugagga yali nga akudaalira omwavu

Image

Ebyafaayo Bya Nabbi Muhammad (s.a.w) - (Luganda)

Olulyolwe nokuzalibwa kwe,ekyafaayo kyabannanyini njovu, okufa kwanyina ne taata we omuto, entandikwa yobubaka,entandikwa yokowoola abantu mukyama ne mulwatu

Image

Ebyafaayo Bya Nabbi Adam - (Luganda)

Shk. Yayogera mu musomo guno entandikwa y’okutonda Nabbi Adam, okuyingizibwa kwe mu Jjana n’okugifuluma mu okujja kunsi.

Image

Ekisa N’okumanya - (Luganda)

Yannyonnyola shk. Akakwaate akali wakati w’ekisa n’okumanya, nalwaki Allah yakulembeza ekisa ku kumanya, mukyafaayo kya Khidhir ne Nabbi Muusa.

Image

Ebitendo Bya Ibaada Ezikkirizibwa - (Luganda)

Yannyonnyola Shk. Mu musomo guno ebitendo bya Ibaada ekkirizibwa, n’obukwakkulizo bwa Ibaada. Okkola kulwa Allah, n’okugoberera Nabbi (s.a.w)

Image

Ekisumuluzo Ky’okwesiima - (Luganda)

Okwawula allah, okukuuma ebiragiro bye, okwanguyiriza okwenenya, okwerekereza ebyensi, okulafuubana mukusiinza.

Image

[Ekitabo] ekifunze ekigasa omusiraamu - (Luganda)

[Ekitabo] ekifunze ekigasa omusiraamu

Image

AYI ALLAH TULONGOOSEREZE ENSI YAFFE N’EDDIINI YAFFE - (Luganda)

Yannyonnyola Shk. Amakulu ge dduwa eno “ Ayi Allah tukusaba otulongoseze ensi yaffe, ne ddiini yaffe nenkomerero yaffe, era nti kigwanidde buli musiraamu yenna okugyekwata ko.

Image

EMIGASO EGIRI MUKUSOMA AQIIDAH - (Luganda)

YANNYONNYOLA SHK OBUKULU NEMIGASO EGIRI MUKUYITIRIZA ENNYO OKUSOMA AQIIDAH KUBANGA GWE MUSINGI GWABULI MULIMU NE IBAADAH MUBUSIRAAMU

Image

OKUKEREYA OKWENENYA - (Luganda)

Yannyonnyola Shk. Mukatundu kano obubi obuli muku kereya okwenenya kubanga okufa kujja kibwatukira

Image

MWANGUYIRIZE OKUDDA ERI ALLAH - (Luganda)

Yannyonnyola Shk. Mu katundu kano amakulu ga A’yat egamba nti “Manguyirize okudda eri Okusonyibibwa kwa Allah” nayogera nebigambo byabamanyi kuyo

Image

IslamHouse.com - (Luganda)

Tterekero ly'ebitabo bya daawa eby'obwerere ebisomwa n'ebiwulirizibwa n'ebirabwaako(ku vidiyo) mu nnimi ezisukka mu 100 https://islamhouse.com/lg/main