×
Image

Ensonga Eziviirako Enkomerero Embi - (Luganda)

Shk. Yannyonnyola ensonga eziviirako enkomerero embi, nga muno mulimu: okukeereya okwenenya, okusuubira okuwangaala ekiseera ekiwanvu, okwagala amazambi n’okugamanyiira, okukwana abajeemu.

Image

ENSONGA ZOLINA MU KUKKIRIZA NGA TONASIIBA - (Luganda)

YANNYONNYOLA SHK. NTI TERI AFUNA MUKUSIIBA OKUJJAKO OYO ALONGOOSEZZA OBUKKIRIZA BWE, ERA TULINA OKUKKIRIZA NTI SITAAN ESIBWA MUKISIIBO NAYE TETUBUUZA BUTYA BWESIBWA, ERA TULINA OKUKKIRIZA NTI RAMADHAN ESANGULAWO EBYONOONO, ERA IBAADA TEYITIBWA IBAADA OKUJJAKO NGA ERIMU TAWUHII

Image

ESWALAH Y’EKIRO ( LAIL) - (Luganda)

EKIFO KYA SWALAH YEKIRO (LAIL) MUBUSIRAAMU, ENGERI JESAALIBWAMU, N’OBULUUNGI BWAYO.

Image

Ebiviirako Okuggwaamu Kukiyaama - (Luganda)

Yannyonnyola shk. Amakulu g’okuggwaamu, nensonga eziviirako omuntu okuggwaamu kulunaku lwenkomerero, n’okuzeekesa abasiraamu.

Image

Obukwakkulizo Bw’okwenenya - (Luganda)

Yannyonnyola shk. Mumusomo guno obukwakkulizo bw’okwenenya omukaaga: okwenenya kulwa allah, okulekayo ezzambi, okwejjusa, okumalirira obutaddayo kulikola, okuzzaayo byewalyazaamanya eri bannannyini byo, okwenenyeza mukiseera ekituufu.

Image

ABANTU BANA ALLAH ABASUNGUWALIRA - (Luganda)

SHK. YAYOGERA OKUSOOKERA DDALA NTI ABANTU BANA ALLAH YABASUNGUWALIRA OLUVANNYUMA NANNYONNYOLA KO OMUTEEKO GUMU ‘ATUUNDA NGA ALAYIRA’

Image

Entanda Y’omutambuze - (Luganda)

Yayogera shk. Biki omutambuze by’alina okwesibirira nabyo nga okutya allah n’ebirala

Image

OBWENKANYA MUBUSIRAAMU - (Luganda)

AMAKULU G’OBWENKANYA MU SHARIA, EKIFO KY’OBWENKANYA MUBUSIRAAMU, EMITEEKO GY’OBWENKANYA EKKUMI NE KYENNYUME KYAJO.

Image

OKUTEGEERA EBYAFAAYO BYA NABBI -4 - (Luganda)

Yannyonnyola Shk. Mu misomo gino okuzalibwa kwa Nabbi (s.a.w) enkula ye nempisa ze nebyokuyiga ebirimu.

Image

Ebyafaayo By’abakyaala Mu Qura’n - (Luganda)

Shk. Yannyonnyola ebyafaayo byabakyala ebiri mu qura’n nga mukyala wa nabbi nuuh, nemukyala wa nabbi luut, nemukyala wa falaawo, ne mariam muwala wa imraan.

Image

OKUTEGEERA EBYAFAAYO BYA NABBI -3 - (Luganda)

Yannyonnyola Shk. Mu misomo gino okuzalibwa kwa Nabbi (s.a.w) enkula ye nempisa ze nebyokuyiga ebirimu.

Image

OKUTEGEERA EBYAFAAYO BYA NABBI -2 - (Luganda)

Yannyonnyola Shk. Mu misomo gino okuzalibwa kwa Nabbi (s.a.w) enkula ye nempisa ze nebyokuyiga ebirimu.