Buli Mwoyo Gwa Kombezebwa Ku Kufa
Yannyonnyola Shk. Mu musomo guno nti enkomerero y’obulamu kufa, era nti omuddu oluvannyuma lw’okufa alina ekimu kubifo ebibiri ejannah oba omuliro, era nakubiriza abasiraamu okwetegekera olunaku lwe baliva mubulamu bwensi.