×
Image

Byotekeddwa Okutunuulira Yenna Ayagala Okkola Hijja - (Luganda)

Shk. Yannyonnyola nti kyatteeka eri omuntu yenna ayagala okkola hijja okutunuulira ebintu bino wammanga: okusaba allah okumusalirawo ekirungi, okwanguya okwenenya, okulekera abantu be ebyokkozesa ebibamala, okwetegekera entanda emumala mumaali ye eya halaal,okufaayo okuyiga emikolo gya hijja, nebirala.

Image

Ebitendo Bya Hijja Ekkiriziddwa - (Luganda)

Yannyonnyola shk. Mumusomo guno ekigendererwa mu hijja ekkiriziddwa, obulungi n’obukulu bwayo, nayogera nebitendo byayo munaana.

Image

Ebintu Omusiibi Bwatekeddwa Okumanya - (Luganda)

Yannyonnyola shk. Amakulu g’okusiiba, era nti kyatteeka eri omusiibi okumanya amateeka agafuga okusiiba, empagi zakwo, obukwakkulizo bwakwo, nebikwonoona

Image

Ebigendererwa By’okwenenya - (Luganda)

Yannonnyola shk. Mumusomo guno ekigendererwa mukwenenya, n’ensonga ezikuyamba okwenenya n’okkunyererako.

Image

Ensonga Eziviirako Enkomerero Embi - (Luganda)

Shk. Yannyonnyola ensonga eziviirako enkomerero embi, nga muno mulimu: okukeereya okwenenya, okusuubira okuwangaala ekiseera ekiwanvu, okwagala amazambi n’okugamanyiira, okukwana abajeemu.

Image

Obukwakkulizo Bw’okwenenya - (Luganda)

Yannyonnyola shk. Mumusomo guno obukwakkulizo bw’okwenenya omukaaga: okwenenya kulwa allah, okulekayo ezzambi, okwejjusa, okumalirira obutaddayo kulikola, okuzzaayo byewalyazaamanya eri bannannyini byo, okwenenyeza mukiseera ekituufu.

Image

Okusiinza Okwebikolwa - (Luganda)

Shk. yayogera kumakulu gokusiinza n’emiteeko gyakwo, nannyonnyola mugyo okusiinza okwebikolwa.

Image

Ensonga Lwaki Nabi Isa Ajja Kudda - (Luganda)

Yayogera shk. kunzikiriza y’obusiraamu ku nabi isa, n’ensonga lwaki ajja kudda kunsi.

Image

Enjawulo Wakati Wemikolo Gya Hijja Neby’obuwangwa - (Luganda)

Shk. yayogera kumakulu ga hijja n’ekifo kyayo mubusiraaamu, n’enjawulo wakati wemikolo gya hijja neby’obuwangwa.