translation Okuwandiika : Umar Swidiq Ndawula
1

Ebintu Bisatu Mubikwate

67.5 MB MP3

Shk. Yesigamiza omusomo guno ku Hadiith ya Abi Qabsha, yagamba: Nawulira omubaka wa Allah nga agamba nti: ‘ebintu bisatu mbilayirirako, era mbanyumiza hadiith mugikwate: 1:Emmaali y’omuddu tekendeera nakusaddaaka, 2: era omuddu tayinza kulyazamaanyizibwa kintu kyonna naguminkiriza okujjako nga Allah amwongera kitiibwa, 3: era omuddu tayinza kuggulawo mulyango gwakusabiriza okujjako nga Allah amuggulirawo omulyango gw’obwavu.

Emiteeko